Ab'e Mutungo beemulugunyizza ku bannaabwe abamala gamansa kasasiro mu myala!
Amyuka ssentebe wa mutungo ategeezezza nti abantu tebaagala kubagambako ku mmansa ya kasasiro n'ategeeza nti ne kkampuni ezikola pulasitiika nazo zikoze kinene okwonoona obutonde bw'ensi kuba zikola obucupa obuzibikira emyala
Ab'e Mutungo beemulugunyizza ku bannaabwe abamala gamansa kasasiro mu myala!