Vidiyo

Minisita w'ebyenguudo Byamukama alambudde oluguudo lwa Mpigi Express kyokka by'azuddeyo bitiisa!

Minisita w’emirimu n’entambula Fred Byamukama akawangamudde nti omulimu gw’okuzimba oluguudo lwa Busega Mpigi express way gwakuwemmenta ttuliriyooni 2  n’omusobyo okuva ku nsimbi ezaasooka okubalirirwa.Kino Byamukama  agambye nti kyawalirizza Pulezidenti Museveni okulagira kaliisoliiso wa gavumenti okutandika okubanoonyerezaako.

Minisita w'ebyenguudo Byamukama alambudde oluguudo lwa Mpigi Express kyokka by'azuddeyo bitiisa!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Nguudo
Byamukama
Vidiyo