Vidiyo

Ssaabalamuzi agguddewo olusirika lw'abalamuzi ba kkooti ejulirwamu n'ensukkulumu

Ssaabalamuzi Dr. Flavian Zeija asabye abalamuzi okwettanira okukola dduyiro kikakkanye obunkenke bwe babaako mu misango egy'enjawulo gye batuulamu era lwakumala ennaku 4 e Kalangala.

Ssaabalamuzi agguddewo olusirika lw'abalamuzi ba kkooti ejulirwamu n'ensukkulumu
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Balamuzi
Lusirika
Kkooti
Kujulirwamu