Omuwawaabirwa owookusatu mu gw'okutta Kagezi alumirizza eyali ssaabaduumizi Kayihura okuba n'omukono mu kutta omuntu
Ategeezezza nti omugenzi yalina fayiro za Kayihura ze yali akolako nga zirimu emisango egyali gyekuusa ku ye (Kayihura) era yali waakuziwa Pulezidenti w'eggwanga, Kayihura kye yali tayagala
Omuwawaabirwa owookusatu mu gw'okutta Kagezi alumirizza eyali ssaabaduumizi Kayihura okuba n'omukono mu kutta omuntu