Abakinjaagi mu Lufula y'e Masanafu esangibwa ku luguudo lw'e Ssentema emitima gibeewanise nti lufula yandirugenda ku bigambibwa nti omugagga yabayise kulitalaba n'atunda ettaka kwe batudde ng'ate nabo baali baaligula ku liizi ya myaka 25 nga baakatambuzaako 9.