Omuntu omu afiiriddewo e Kampiringisa ku lw'e Masaka mu kabenje ke batadde ku ndiima!
Emmotoka bbiri zitomereganye e Kyansonzi mu kibira ky’e Kampiringisa ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Omuntu omu afiiriddewo n’abalala ne basimattuka n’ebisago.
Omuntu omu afiiriddewo e Kampiringisa ku lw'e Masaka mu kabenje ke batadde ku ndiima!