Abataamatira na byava mu kulonda bagumbye ku kitebe ky'akakiiko k'ebyokulonda nga baagala bwenkanya
Abantu abataamatira na kulonda kwa bassentebe ba LC1 bongedde okuwanika amatanga. Bano okuva mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo bakung'aanidde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda ne bassaayo okwemulugunya kwabwe nga n’abasinga baagala okulonda kuddibwemu mu bitundu byabwe.
Abataamatira na byava mu kulonda bagumbye ku kitebe ky'akakiiko k'ebyokulonda nga baagala bwenkanya