Abasuubuzi b'omuceere ebweru w'eggwanga ne beepena emisolo gavumenti ebalabudde
Gavumenti erabudde abasuubula omuceere emitala wa mayanja kyokka ne beefuula abagusuubula mu mawanga g’obuvanjuba bwa Africa. Minisita w’ebyobusuubuzi Sanjay Tanna asinzidde mu lukung'aana lwa bannamawulire ku media center wano mu Kampala.
Abasuubuzi b'omuceere ebweru w'eggwanga ne beepena emisolo gavumenti ebalabudde