Ssemaka ow'emyaka 45 aloopye mukazi we mu boobuyinza ng'amulumiriza okumukuba
Musajja mukulu addukidde mu boobuyinza bamuyambe ku mukyala we asusse okumutimpula emiggo n'okumuliisa akakanja. Tumusanze ku kyalo Mbiriizi C e Bukomansimbi. Omukazi asambazze ebyogerwa nti bba amusibako matu ga mbuzi kumuliisa ngo.
Ssemaka ow'emyaka 45 aloopye mukazi we mu boobuyinza ng'amulumiriza okumukuba