🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Pulezidenti asembye Olala Otunu okuvuganya ku bwa ssaabawandiisi bw'ekibiina ky'amawanga amagatte

President Museveni abikakasizza bw'abadde asisinkanye abakungu ba UN Security Council mu maka g’obwapulezidenti e Ntebe. Ayogedde ku Otunu nga munnayuganda ow’enjawulo era alina obumanyirivu mu nzirukanya y’emirimu gy’ekibiina ky’amawanga amagatte.

Pulezidenti asembye Olala Otunu okuvuganya ku bwa ssaabawandiisi bw'ekibiina ky'amawanga amagatte
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
UN
Ssaabawandiisi
Pulezidenti
Olala otunu