🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Eyava mu busomesa n'ayingira obulimi n'obulunzi anoga nnusu ku nnusu era teyejjusa!

Mu mboozi yaffe ey'omulimi asinga 2026 Bukedde TV ekuleetedde Nabukenya Resty Lugemwa omukyala eyava mu busomesa n’atandika okulima n’okulunda era nga kati teyejjusa.

Eyava mu busomesa n'ayingira obulimi n'obulunzi anoga nnusu ku nnusu era teyejjusa!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Mulimi asinga
Busomesa
Kulima