Vidiyo

Ebisiige by'Empologoma byonna mu kibuga Fortportal bibikkiddwa nga akabonero akalaga nti Omukama takyaliwo

Abakulira eby’ennono mu Bukama bwa Tooro babisse ku bisiige by’empologoma byonna ebiri mu kibuga Fort Portal akabonero nti Omukama Atuulize.  Bano era baakumala ennaku mwenda nga bakola bulungi bwansi n’okusimba emiti okujjukira oMukama kubanga abadde mulwanirizi wa butonde.

Ebisiige by'Empologoma byonna mu kibuga Fortportal bibikkiddwa nga akabonero akalaga nti Omukama takyaliwo
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Vidiyo
Musasi
Bukedde