🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Omusika gwe balumirizza okwezza ettaka lya kitaabwe ayanukudde Alaze ebiwandiiko bye

 Agamba ettaka eriboogeza ebikankana kitaabwe yalimuwa mu bulamu oluvannyuma lw’okulemererwa okusasula ensimbi ze yamuteresanga. Ono gwe tusanze mu maka ge asabye be kikwatako okumuyamba kuba n’obulamu bwe buli mu matigga olw’ettaka.

Omusika gwe balumirizza okwezza ettaka lya kitaabwe ayanukudde Alaze ebiwandiiko bye
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Biwandiiko
Ttaka
Kwezza
Kitaabwe
Kwanukula
Musika