🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Bbeeyi y'amafuta epaala buli lukya yeeraliikirizza abazivuga

Ebbeeyi y’amafuta erinnya buli olukya yeeraliikirizza abagoba b’ebidduka nga n’emmotoka ezimu basazeewo okuzivaako. Bo abavuzi ba bodaboda bategeezezza nti tebakyasobola n’akuleka ssente z’akameeza awaka!

Bbeeyi y'amafuta epaala buli lukya yeeraliikirizza abazivuga
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Mafuta
Bbeeyi
Kuvuga
Kupaala