Vidiyo

Abaserikale abaawummula baakubangula abaakayingira poliisi kisobozese okubawa obukugu bwe baakozesanga okuffeffetta emisango

Oluvannyuma lw’okukulaga emboozi nga abakugu ne bannamateeka beemulugunya mu kunoonyereza okwakolebwa mu misango okuli ogwa Kuraish Kamugisha eyeewaana okutta abakyala n’alya emitima gyabwe n’ogwomuliro ku St. Bernards Mannya, abakulira poliisi batandise okukung'aanya abaserikale abakugu abaawummula babangule abaakayingira Poliisi. Bikakasiddwa Halango Timothy akulira embeera z'abaserikale.

Abaserikale abaawummula baakubangula abaakayingira poliisi kisobozese okubawa obukugu bwe baakozesanga okuffeffetta emisango
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Police reserve
Mateeka
Kuwummula
Kubangula
Bumalirivu
Bukugu

Emboozi Ezifanagana