Vidiyo

RDC alagidde abakozi ba kkanso e Masaka bakwatibwe ku by'okukozesa mmotoka zaayo nga tebafunye lukusa

Abakozi ba gavumenti n'ebimmotoka bya kkanso bikwatiddwa ku biragiro bya RCC w'ekibuga masaka, Ahmed Washaki oluvannyuma lw’okusanga abakozi bano nga bakozesa emmotoka za kkanso okuyamba ku kontulakita okutikka malamu okumutwala ku kyalo Bulando ne Ssenyange.

RDC alagidde abakozi ba kkanso e Masaka bakwatibwe ku by'okukozesa mmotoka zaayo nga tebafunye lukusa
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Masaka
Kkanso
Kukwatibwa