Sipiika abogodde ku tteeka ly'ebisiyaga
Mar 24, 2023
SIPIIKA wa Palamenti , Anita Among alayidde nti tewali muntu yenna agenda kumutiisatiisa wadde okuwalampa Palamenti olw'okuba baayisizza etteeka ku bisiyaga erya Anti-Homosexuality Bill, 2023.“Buli kye twakoze, okuteesa kwe twateesezza…etteeka ku bisiyaga lye twayisizza twakikoledde mu mutima ogw'okukakasa Bannayuganda nti bye tukola tubikola ku lwa bulungi bwa Bannayuganda. Eno Palamenti eriwo kuweereza bantu era egoberera ebyo bye baagala, so si bantu ab'olubatu,” Among bwe yagambye.

NewVision Reporter
@NewVision

No Comment