Amawulire

Emiranga n'okwaziirana mu maka ga Sobi

EMIRANGA n'okwazirana bibuutikidde abatuuze ku kyalo Watuba mu Kasangati Town Kanso wakati mu benganda n'abemikwano oluvannyuma ly'omulambo gwa Sobi okutuuka mu maka ge.

Omulambo gwa Sobi nga gukutuuka mu maka ge e wattuba
By: Wasswa Ssentongo, Journalists @New Vision
EMIRANGA n'okwazirana bibuutikidde abatuuze ku kyalo Watuba mu Kasangati Town Kanso wakati mu benganda n'abemikwano oluvannyuma ly'omulambo gwa Sobi okutuuka mu maka ge.
Aba Famire ya Sobi nga bakuba emiranga ng'omulambo gwa Sobi gutuuse

Aba Famire ya Sobi nga bakuba emiranga ng'omulambo gwa Sobi gutuuse

Abooluganda babadde baazirana oluvannyuma ly'omulambo okutusibwa mu maka ge abantu okugukubako eriso evannyuma.
 
Sobbi wakutwalibwa enkya e Masaka gy'agenda okuzikibwa ku lunaku olw'okuna