EMIRANGA n'okwazirana bibuutikidde abatuuze ku kyalo Watuba mu Kasangati Town Kanso wakati mu benganda n'abemikwano oluvannyuma ly'omulambo gwa Sobi okutuuka mu maka ge.

Aba Famire ya Sobi nga bakuba emiranga ng'omulambo gwa Sobi gutuuse
Abooluganda babadde baazirana oluvannyuma ly'omulambo okutusibwa mu maka ge abantu okugukubako eriso evannyuma.
Sobbi wakutwalibwa enkya e Masaka gy'agenda okuzikibwa ku lunaku olw'okuna