Simo Omunene we Kibuga kati akamiza bina
Apr 30, 2024
SIMO Omunene w'ekibuga aba Afrigo band bazzeemu okumuwa omukisa okubeera MC ku kivvulu kyabwee London.

NewVision Reporter
@NewVision
SIMO Omunene w'ekibuga aba Afrigo band bazzeemu okumuwa omukisa okubeera MC ku kivvulu kyabwee London.
Simo
Simo agamba nti okulinnya ennyonyi byali bimu ku birooto bye era kati ali mu birooto bye byennyini yegiriisa. Simo omuweerza wa Program Kasalabecca ku Bukedde Tv 2, ne Bukedde Butya ku Bukedde Fa ma Embuutikizi agamba nti ku luno agenda kusooka kuyitira Stockholm mu kibug kya Sweden awagenda okubeera olukung'aana lw'abannayuganda nga 24-25 oluvannyuma ayolekere e Bungereza awagenda okubeera ekivvulu kya Ky'Afrigo Band.
Simo ng'ali mu studio za Bukedde Fa-Ma
Related Articles
No Comment