Bannayuganda 4 abagambibwa okuwambibwa amagye ga South Sudan banunuddwa

Godfrey Kigobero
Journalist @Bukedde
May 11, 2024

BANNAYUGANDA 4 abaali baawambibwa amagye gya SPLA e South Sudan nga balima, UPDF esobodde okubanunula.

Kigambibwa nti obukumbaganyi buno, bwakolebwa Kitgum mu ggombolola y'e Olomu East , Bannayuganda bwe baali bali mu musiri gwa muwogo nga balima ne babawamba.

Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga, agambye nti , mu kiseera kino, ebyokwerinda byongedde okunywezebwa mu kitundu ekyo.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});