Ekitongole ky’ebibalo mu ggwanga ekya Uganda Bureau of statistics mu kufulumya alipoota ekwata ku bungi bw’abantu ku lwookuna baasiimye omuvubuka Lubega Lawrence eyawuga mu mazzi okubala ab’emitala abaali basaliddwako amazzi. Kati ono tugenze e Buyende n’atunyumiza emboozi ye