Amawulire

Ebya paasita omukazi gw’alumiriza okumuzaalamu neyeegaana abaana biranze

Ebya paasita omukazi gwalumiriza okumuzaalamu abaana n’abeegaana biranze. Ono nga olwaleero lwe babadde balina okudda mu musaayi okukakasa obuzaala bw’abaana aboogerwako yeetemye engalike ekirese omukyala mu kusoberwa. Asabye bekikwatako okukaka omusumba ono baleme okukuumira abaana mu bulumi.

Ebya paasita omukazi gw’alumiriza okumuzaalamu neyeegaana abaana biranze
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision