Agabuutikidde: Abatuuze beeralikirivu olw'oluguudo oluzzeemu enjatika olwokubumbukuka kwettaka.
Apr 15, 2025
Abatuuze n’abakulembeze b’e Bundibugyo beeraliikirivu olw’enjatika ezeeyongera mu luguudo nga kiva ku kubumbuluka kw’ettaka okwaliwo mu 2022. Mu kiseera kino emmotoka ziyita oludda lumu.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment