Poliisi ekubye ttiya ggaasi mu bawagizi ba NUP bazibye ekkubo erigenda ku kkooti

Apr 17, 2025

Poliisi ekubye omuka ogubalagala okugumbulula abawagizi ba NUP abakedde okugumba ku kooti kko n’okuggala ekkubo nga balaga obutali bumativu olwa banaabwe abakomezeddwawo nga bano bavunaanibwa emisango omuli ogw’okukuba n’okuwamba ebintu bya munnamawulire.Bano basoose kugaanibwa kuyingira mu kooti.

NewVision Reporter
@NewVision

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});