Abafumbo abajaguzza emyaka 75, Paapa yabasindikidde Omukisa nga tanaffa
Apr 27, 2025
Omutukuvu Paapa Francis agenze okufa nga waliwo abafumbo e Mityana bawadde omukisa ogw’enjawulo.Omukisa gutusiddwa Ssentebe w’olukiiko olw’abeepisikoopi omusumba Joseph Antony Zziwa, nga abfumbo bano bajaguza emyaka 75 mu bufumbo obutukuvu ku mukolo ogwetabyeko ne minisita w’ebyettaka,amayumba n’enkulaakulana y’ebibuga Judith Nalule Nabakooba.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment