Abaagingirira ebiwandiiko bya Poliisi e Yumbe Poliisi ebakutte

May 12, 2025

Poliisi ekutte abavubuuka 2 mu bitundu bye yumbe abaagingirira ekiwandiiko okuyingira Poliisi.

NewVision Reporter
@NewVision

Poliisi ekutte abavubuuka 2 mu bitundu bye yumbe abaagingirira ekiwandiiko okuyingira Poliisi.

Bino Omwogezi wa poliisi mu gwanga ACP Rusoke Kituma abyogeredde mu lukung'aana lwa banamawuliire ku kitebe Kya poliisi e Naguru.

Abakwate kuliko Bakola Charles ne Lezi Ilary eyaakutiza empapula z'obuyigirize. Rusoke alabudde abantu abawa poliisi ebiwandiiko nti bakubatwala mu mbuga b'amateeka. Rusoke agamba nti Poliisi ye Masindi ekutte Tumusime Kenneth eyakozesa empapula za mugandawe okuyingira Poliisi.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});