Amawulire

Bakuzizza olunaku lw'abannamagoye e Mukono minisita Kadaga n'abagumya

Minisita w’ensonga z’obuvanjuba bwa Afirika Rebecca Alitwala Kadaga asabye  Minisita w'ekikula  ky'abantu, abakozi n’enkulaakulana z’abantu Asamo Hellen Grace okukola olupapula lwa kabineeti olugenda okuyamba okwanguya okugonjoola ebizibu bannamagoye bye bayitamu

Bakuzizza olunaku lw'abannamagoye e Mukono minisita Kadaga n'abagumya
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Amawulire
Bavubuka
Namagoye
Mukono
Kugumya