'Omuliro gwokezza ekisulo ky'abayizi e Bushenyi ebintu bya bukadde ne bitokomoka!

Ekisulo ky’abayizi abawala ku ssomero lya Kyeibaare Girls Senior secondary school kye kikutte omuliro era bano balaajanidde gavumenti ebayambe kuba ebintu byabwe byonna biweddewo.

'Omuliro gwokezza ekisulo ky'abayizi e Bushenyi ebintu bya bukadde ne bitokomoka!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Muliro #Bushenyi #Kukwata #Bukadde #Kwokya