Obutakkaanya mu baddereeva ba taxi e Ntebbe bulinnye e Nkandaggo bwe bazzeemu okukubagana

Mmeeya w’ekibuga ky’e Ntebbe Fabrice Rulinda ayingidde mu nsonga za baddereeva ba takisi abakozesa oluguudo olukadde n’aba Fly Express nga bano balumirizza abakolera ku luguudo olukadde okubalumba ne babakuba!

Obutakkaanya mu baddereeva ba taxi e Ntebbe bulinnye e Nkandaggo bwe bazzeemu okukubagana
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Nkandaggo #Baddereeva #Taxi #Ntebe