Pulezidenti wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine nga tannasimbula okwolekera e Bugweri ne Namutumba gy'agenda okukuba enkungaana ze leero asoose kubuuza ku basirikale be abaamuweebwa akakiiko k'ebyokulonda.
Bobi ng'abuuza k'omu ku baserikale abamukuuma.
Ono abadde ne ssaabawandiisi w'ekibiina, David Lewis Rubongoya , Nubian Lee n'abalala.