Amawulire

Mugisha Muntu aweze okufafaagana n'abatunza abantu ettaka olw'okubaguza emirimu

Akwatidde ekibiina kya ANT bendera mu kuvuganya ku bwa Pulezidenti bw'eggwanga, Maj.Gen (Rtd) Mugisha Muntu aweze okufafaagana n'abatunza abavubuka ettaka okusobola okufuna ssente ez'okugulirira okuba emirimu gya gavumenti ku disitulikiti.

Gen.Mugisha Muntu ng'asaba akalulu
By: Stuart Yiga, Journalists @New Vision

Akwatidde ekibiina kya ANT bendera mu kuvuganya ku bwa Pulezidenti bw'eggwanga, Maj.Gen (Rtd) Mugisha Muntu aweze okufafaagana n'abatunza abavubuka ettaka okusobola okufuna ssente ez'okugulirira okuba emirimu gya gavumenti ku disitulikiti.
Abadde mu ttawuni kanso ye Kadungulu, mu disitulikiti y'e Serere ng'awenja obuwagizi

Mugisha Muntu ng'asaba akululu

Mugisha Muntu ng'asaba akululu

Mugisha Muntu

Mugisha Muntu

Ntu 26

Ntu 26