Poliisi eri mu noonyereza ku kabenje akagudde ku ttaawo ly'e Kyebando ku North by pass, mu Kampala mmotoka mwettidde omusajja.
Mu kwaza omulambo, abaduukirize bagusanzeemu ekipapula kya NIRA okuli amannya ga Solomon Oroma.
Gutwaliddwa mu ggwanika e Mulago, okugwekebejja ng'okubuuliriza kugenda mu maaso