POLIISI ye Katwe ekutte abavubuka 3 abagambibwa okutigomya abantu mu kitundu kino n'ebijambiya.
Kigambibwa nti bano babadde bateekateeka kulumba sundiro ly'amafutu erya Nesta ku luguudo lwe Salaama mu parish ye Salaama, mu gomboloola ye Makindye mu district ye Kampala.