Amawulire

Minisita w'entambula n'emirimu Fred Byamukama atabukidde abaakwasibwa omulimu gw'okuzimba oluguudo lwe Mityana-Mubende

Minisita w'entambula n'emirimu Fred Byamukama atandikidde mu ggiya abatabukidde ba contractors abakola oluguudo lwa Mityana-Mubende.   

Minisita Fred Byamukama ng'annyonnyola abaakwasibwa omulimu gw'okukola oluguudo luno
By: Procopios Lumu and Procopios Lumu, Journalists @New Vision

Minisita w'entambula n'emirimu Fred Byamukama atandikidde mu ggiya abatabukidde ba contractors abakola oluguudo lwa Mityana-Mubende.

Minisita Byamukama ng'alambula oluguudo

Minisita Byamukama ng'alambula oluguudo

Ono alambudde oluguudo luno ng'asookedde Mityana ng'adda e Mubende, Kalamba n'ebitundu ebirala oluguudo mweruyita.
Byamukama agugumbudde abakola oluguudo luno ng'agamba nti oluguudo luno lumaze emyaka munaana nga lukolebwa wabula nga teruggwa.

Minisita Byamukama ng'alambula oluguudo

Minisita Byamukama ng'alambula oluguudo


Ono aliko abakozi mu kitongole ky'emirimu baanokoddeyo nga kigambibwa nti babadde balemesezza omulimu okumalirizibwa.
Ono abawadde emyezi munaana gyokka okumaliriza omulimu guno nga singa balemererwa bagobwa.

Minisita Byamukama nga bamulambuza oluguudo

Minisita Byamukama nga bamulambuza oluguudo