Amawulire

Ebintu by'abayizi ebiwerako , bitokomokedde mu muliro ogukutte ekisulo ky'abayizi abawala e Bulindo

EBINTU by'abayizi ebiwerako , bitokomokedde mu muliro ogukutte ekisulo ky'abayizi abawala e Bulindo mu Kira municipality .

Abazimya mwoto nga bazikiriza ekisulo
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

EBINTU by'abayizi ebiwerako , bitokomokedde mu muliro ogukutte ekisulo ky'abayizi abawala e Bulindo mu Kira municipality .

Omuliro gukutte ekisulo ky'essomero lya Midland Junior School e Bulindo mu Wakiso mu doomu y'abayizi ba P6 ne P7  era ebintu byabwe ebiwerako ne bitokomokera mu muliro guno.

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala Luke Oweyesigyire, agambye nti abazinyamooto basobodde okwanguwa ne baguzikiriza naye nga bakyabuuliriza ku kivuddeko omuliro guno.

Tags:
Omuliro
Kira municipality
Midland Junior School
Wakiso