Amawulire

Buganda ne Bunyoro bikungubagidde Omukama wa Tooro

Obwakabaka bwa Buganda n’Obukama bwa Bunyoro Kitala bukungubagidde Omukama wa Tooro Oyo Nyimba Kabamba Iguru afiiridde ku myaka 34 gyokka. Bagamba okufa kwe kubakubye wala kuba babadde balina bingi bye bamusuubiramu naddala enkulaakulana.

Buganda ne Bunyoro bikungubagidde Omukama wa Tooro
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Bunyoro
Omukama
Tooro
Obukama
Kukungubaga
Buganda