AMYUKA omubaka wa pulezidenti owa munisipaali y’e Makindye, Florence Mirembe Mwebe, asoomoozezza abaddukanya pulojekiti za gavumenti ez’okulakulanya abantu okuzikwata n’amazima n’atenderezza abaddukanya pulogulamu ya State house ey’okukwasizaako abantu abakola emirimu gya wansi eya Youth Wealth Creation, olw’okukulembeza obwerufu mu kugiddukanya.

RCC Florence Mirembe ng'ali ne Faisal Ndase mu kulambula abantu abaganyuddwa mu nkola za Gavv't okuggya abantu mu bwavu

RCC Florence Mirembe ng'ali ne Faisal Ndase mu kulambula abantu abaganyuddwa mu nkola za Gavv't okuggya abantu mu bwavu
Ndase yategeezezza nti balambudde ebitundu ebiwera era abantu nga batambuza bulungi emirimu ekiwa esuubi nti ekigendererwa kya gavumenti mu pulogulamu z’okulwanyisa obwavu mu bantu gwalivaamu ebibala n’agumya abalala pulogulamu jetanatuuka nti ejja.

Nd 60