Roy Keane alabudde Spurs obutagaana ssente

EYALIKO kapiteeni wa ManU, Roy Keane alabudde Spurs obutagaana ssente singa ttiimu yonna enejja ng’eyagala okukansa omuteebi waabwe Harry Kane.

PREMIUM Bukedde

Roy Keane alabudde Spurs obutagaana ssente
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
#Roy Keane #SPURS #ManU #Harry Kane. #Bungereza #Albania #Europa #Premier #Jose Mourinho #Newcastle

Kane, eyateebye emu ku ggoolo nga Bungereza ewangula Albania ggoolo 2-0, yayimirizza eby’okuteesa ku by’okumwongera endagaano okutuusa ng’empaka za Euro ziwedde ekyayongedde okutiisa abawagizi ba ttiimu eno.

Login to begin your journey to our premium content