Fayinolo y'empaka z'amasaza yakuzannyibwa nga 5 March
Feb 02, 2022
Fayinolo y'empaka z'amasaza erangiriddwa okuzannyibwa nga 5 March 2022 ku kisaawe kya At.Mary's stadium e Kitende.Bino birangiriddwa minisita w'embyemizannyo Henry Ssekabembe enkya yaleero mu offiisi ye ku Bulange e Mmengo mu lukiiko lwa banamawulire.

NewVision Reporter
@NewVision
Fayinolo y'empaka z'amasaza erangiriddwa okuzannyibwa nga 5 March 2022 ku kisaawe kya At.Mary's stadium e Kitende.
Bino birangiriddwa minisita w'embyemizannyo Henry Ssekabembe enkya yaleero mu offiisi ye ku Bulange e Mmengo mu lukiiko lwa banamawulire.
Minisita Sekabembe n'abakungu be
Buweekula yaakukyaza Buddu ku ssaawa 9:00 ez'emisana,ate Mawokota yaakukyaza Bulemeezi ku 6:00 ez'emisana nga fayinolo tenazannyibwa okulondako ttiimu eneekwata ekifo Eky'okusatu.
Gf 8(2)
Era ng'abawagizi bakkiriziddwa okweyiwa mu kisaawe kino(eky'e Kitende) nga bakusasula 20,000(abatuula mu bifo ebyabulijjo) ne 50,000(abanatuula mu ky'abakungu
Related Articles
No Comment