Ebyemizannyo

Omuwala eyafiira mu mwala e Masajja, Sarah Muhindu yaziikiddwa e Mbarara.

Omuwala eyafiira mu mwala e Masajja, Sarah Muhindu yaziikiddwa e Mbarara. 

Sarah Muhindu kati omugenzi
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

Omuwala eyafiira mu mwala e Masajja, Sarah Muhindu yaziikiddwa e Mbarara. 

Omuwala ono yali ne banne abalala babiri mu mmotoka ne yesolossa mu mwala Mayanja ogwawula Masajja ku Salaama awo ku Binzaali Kibira cell B e  Masajja n'afiira mu mazzi

Banne baataasibwa, ye n'agwamu n'emmotoka era ng'omulambo baguzuula kumpi n'eddwaaliro ly'e Kiruddu mu wiiki ewedde. 

Abadde alina adduuka lya Wine gw'abadde atundira ku Lwasa Stage e Salaama mu Kampala