Abantu abaali balozezza ku bukambwe bw’abavubuka abagufudde omugano okukuba abantu tteke nebababba nga beetambulira agaabwe mu Kampala nebabanyaga balunyumya nga lutabaalo. Bano okuli Abudul Mugerwa anenyeza abantu abatunula obutunuzi nga waliwo akoleddwako obulumbaganyiu abatemu bano.