Abasomesa n’abayizi b’essomero lya Namungoona High School, bajaguzza olw’okuyitira waggulu ebigezo byabwe ebya s.6 omwaka 2025.

Abayizi n'abasomesa ba Namungoona High School nga basitudde Elijah Muhumuza eyafunye obubonero 20
Elijah Muhumuza abadde akola PEM/IT yeeyasinze n’obubonero 20. Ronald Ssemaganda, akulira essomero yeeebazizza katonda n’abazadde.

Abayizi n'abasomesa ba Namungoona High School nga basitudde Elijah Muhumuza eyafunye obubonero 20