Sam Ssimbwa wa URA akuba bulatti: Awunyiza kya liigi

May 09, 2021

SAM Ssimbwa omutendesi wa URA yavudde e Ndejje ku Lwokutaano ng'akuba bulatti, oluvannyuma lw'okumegga Onduparaka ggoolo 3-1 mu liigi ya babinywera eya Startimes Uganda Premier league. 

NewVision Reporter
@NewVision

URA FC 3-1 Onduparaka 

Ggoolo za URA zaateebeddwa Shafiq Kagimu (2) ne Steven Mukwala.

Ssimbwa yategeezezza abazannyi be nti buli mupiira gwe bazannya ebeera fayinolo yaabwe okulaba nga bawangula ekikopo kya sizoni eno.

URA yeenywerezza ku ntikko ya liigi n'obubonero 50. 

Ura 3 1 Onduparaka

Ura 3 1 Onduparaka

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});