Bassereebu n'abaagalwa baabwe abaasinze okunyuma ku Abryanz Fahions
Dec 18, 2022
BUKEDDE akuleetedde ‘Couple za bassereebu abaasinze okwambala ku Abryanz Fashions tubakuleetedde

NewVision Reporter
@NewVision
Olw'okuba emikolo nga ogwa ASFAS gibaako Red Carpet, binyuma nnyo ng'omuntu atambudde n'oweewuwe wamma ggwe ne balumya abateesi!
Zari Bw'ati Bwe Yayingiddewo N'owuwe.
Tukuleetedde abamu ku bassereebu abaabaddeyo n’ebyebbeeyi byabwe nga tebibava ku luseregere!
Ku bano kwe kwabadde Zari ne Shakib, Sheillah Gashumba ne Rickman, Eleanor ne Mathew Nabwiso kw’ossa GNL Zamba n'omukyala.
Gnl Zamba Ne Mukyala We.
Ani yasinze okwambala n'anyuma bwe baabadde ku mukolo gwa Abryans Style and Fashion Awards 2022 ku Serena ku Lwokutaano?
Related Articles
No Comment