OMUBAKA Allan Ssewanyana y'omu ku baabadde ku mukolo gw'okuggulawo ekitebe kya NUP e Kawempe.
Omuyimbi KabakKo yamusitudde n'amuzinyisa amazina ga Kirira - Yambuka olwo abamu ne batandika okwelaliikirira nti Kabakko tapasula empale y'omubaka n'eyulikirira mu bantu mu by'okusaaga!

Omuyimbi Kabako Ku (kkono) Ng'atunda N 'omubaka Allan Ssewanya Mu Mazina (1) (1)