EBIGAMBO Kasuku bye yafukumudde ng’atuuse e London mu Bungereze, bijuza ppipa.
Ono yaganze kubeera kalabaalaba mu kivvulu ekimu era olwatuuse ku kisaawe kya Emirates ekya Arsenal ne yeewaana nga bw’asoose abawagizi ba Arsenal abamu okutuukayo.
Abamugoberera baamukkakkanyizza nga bwe bamuyita amannya ge ag’obuzaale nti;
Isaac Katende kakkana, ekyo kitono ku ffe