Kasalabecca

Kasuku olutuuse mu kibuga London n'afukumuka ebigambo ebijjuza eppipa!!..

EBIGAMBO Kasuku bye yafukumudde ng’atuuse e London mu Bungereze, bijuza ppipa.

Kasuku olutuuse mu kibuga London n'afukumuka ebigambo ebijjuza eppipa!!..
By: Musa Ssemwanga, Journalists @New Vision

EBIGAMBO Kasuku bye yafukumudde ng’atuuse e London mu Bungereze, bijuza ppipa.

Ono yaganze kubeera kalabaalaba mu kivvulu ekimu era olwatuuse ku kisaawe kya Emirates ekya Arsenal ne yeewaana nga bw’asoose abawagizi ba Arsenal abamu okutuukayo.

Abamugoberera baamukkakkanyizza nga bwe bamuyita amannya ge ag’obuzaale nti;
Isaac Katende kakkana, ekyo kitono ku ffe

Tags:
Kasuku
Arsenal
Bungereza