Shakib wa Zari bamulaze 'ssite'

Jan 17, 2024

 Shakib ne mukwano gwe baabadde mu supamaketi emu nga bagula ebintu ng’eno omuvubuka gye yabalabirizza n’anyakula akasawo.

NewVision Reporter
@NewVision

SHAKIB Lutaaya bba wa Zari Hassan yakiguddeko ku wiikendi omuvubuka eyategeerekeseeko erya ‘Benja’ bwe yamunyakuddeeko akasawo.

 Shakib ne mukwano gwe baabadde mu supamaketi emu nga bagula ebintu ng’eno omuvubuka gye yabalabirizza n’anyakula akasawo.

Muno mwabaddemu essimu ez’ebbeeyi ne ssente enkalu era Shakib yawuliddwa ng’alaajana okumutaasa.

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});