ALMORIE Naggayi atikkiddwa ku bwannalulungi bw’amasomera ga haaya ne yeewangulira bbasale okusasula ebisale by’essomero okumala omwaka Mulamba.

Abazadde bwe baabadde bawagira abaana baabwe.
Naggayi asomera ku Aga Khan ye muwanguzi w’empaka zino asoose kubanga guno gwe mulundi ogusoose okuzitegeka. Ng’oggyeeko fiizi, ono era yeewangulidde n’olugendo okugenda e Zanzibar okuwummulamu.

Hellen Lukoma (wakati) Ng'awagira Almorie Eyawangudde.